Mu miko gy’ekitabo kino, abantu ab’emirembe egitali gimu bafunye eby’okuddamu by’ebibuuzo ebikulu ennyo mu bulamu.
TEKITUNDWA. KYA BUWA.
Endagaano Empya
Oyagala okweyongera okumanya? Ekitabo Eky’ Obulamu kirina ebisumuluzo by’obulamu obw’ omugaso!
Ekitabo Eky’ Obulamu
Ekitabo Eky’ Obulamu (Endagaano Empya) kitundu ku Kitabo Ekitukuvu era kyogera ebya Yesu Kristo, obulamu bwe obutali bwa bulijjo n’ okuyigiriza kwe okwenjawulo. Yesu yeeyogerako, “Nze kkubo, n’Amazima, n’Obulamu”. Yagamba nti Katonda ye Kitaffe ow’omu ggulu atwagala era afaayo gye tuli.
Ekitabo Eky’ Obulamu Endagaano Empya